Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 307 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Omusirikale wa Poliisi asse munne naye neyetta

February 11, 2020 · Mubiru Ali

Olunaku olwaleero ku ssaawa mwenda n’eddakiika abiri muttaano ku Poliisi y’e Bunnamwaya Community Police Station esangibwa mu Makindye Ssaabagobo, Kampala omusirikale wa Uganda Police Force Constable No. 53443 Ojilong Ben ayombaganye ne munne No. 30007 CPL Opito Alex n’oluvannyuma Ojilong naggyayo emmundu nakuba munne Opito amasasi agamutiddewo, nalumya n’omusirikale w’eggye ekkuumabyalo abadde ayitawo oluvannyuma naye afudde nga atuusibwa mu ddwaliro lya Kitebi Health Centre. Ojilong oluvannyuma naye yekubye amasasi agamutiddewo.