Omusirikale wa Poliisi asobezza ku muwala

Omusirikale wa Poliisi PC Samuel Okot nga abadde akolera ku Mawanda Road Police Station asindikiddwa mu nkomyo e Luzira lwakusobya ku muwala eyali asobezeddwako nga bamumulekedde amukuume mu kaduukulu ka Poliisi.
Oludda oluwaabi lugambi nti nga 25 – May – 2019 ku Poliisi ya Mawanda Road, Okot 29 yasobya ku muwala ow’emyaka 16 eyali asobezeddwako nga aleeteddwa agira okumirwa ku Poliisi okutuusa enkeera.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abaana 4 bakubiddwa bbomu e Mubende, bapookya