Omusirikale wa Poliisi akubye Dereeva w’omulamuzi namuttirawo

Nagasha Daisy omusirikale wa Poliisi nga akuuma Omulamuzi Musa Ssekaana akubye Dereeva Ismail Mayinga essasi bwatyo n’afa nga atwalibwa mu ddwaliro.

Bino byonna bibaddewo ku ssaawa emu ey’okumakya e Bukasa Muyega mu Makindye Division.

Emilian Kayima agambye nti kibi nnyo kino ekituuseewo nti era tekibadde kigenderere wabula kabadde kabenje era nga okunoonyereza kugenda mu maaso. Daisy atwaliddwa ku Poliisi y’e Kabalagala okukola statement.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
abakungubazi batandise okutuuka mu maka ga cp alalo