Omusirikale wa Poliisi afiiridde mu bbaala

Ruth Nangobi 58, nga musirikale ku Poliisi ye Iganga, yeyagudde nafiirawo mu bbaala mu Town ye Iganga bweyabadde agenze n’emikwano gye okunywamu era nga ono yagudde mu lukuubo nga ava mu kinaabiro. Yaddusiddwa mu ddwaliro lya Iganga Municipal Council Health Centre III wabula nga embeera gyeyabaddemu yabadde mbi nnyo natwalibwa mu ddwaliro ly’e Iganga gyeyafiiridde.  

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Amaka agasoba mu 50 gagobeddwa ku ttaka.