Omusirikale wa Military akutte owa Traffic amataayi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omusirikale wa Military Police yakwatiddwa ku katambi ngasika omusirikale wa Uganda Police Force ow’ebidduka ebitogi mu kalippagano k’ebidduka okuliraana Mukwano Mall mu Kampala.
Omuntu omu okuva mu Poliisi atayagadde mwatuukiriza linnya lye agamba nti bino okubaawo kyaddiridde abasirikale ba Military ababadde batambulira ku motoka nnamba D02DF08P okulagira omusirikale wa Traffic abeerulire ekkubo, wabula ye nabasaba babeere baguminikiriza. Mukavuvungano omusirikale omu yakubye essasi eryakutte emotoka nnamba UAR 308L.
Share.

Leave A Reply