Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 388 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Omusirikale akwatiddwa lwakukuba masasi mu motoka ya Amuriat

January 6, 2021 · Mubiru Ali
Uganda Police Force ey’e Mahyoro mu Disitulikiti y’e Kitagwenda ekutte musajja waayo ategeerekeseeko erya Mucunguzi oluvannyuma lw’okukuba essasi emotoka y’abakuumi Bamunnakibiina kya Forum for Democratic Change Patrick Oboi Amuriat abamuweebwa Electoral Commission Uganda okukakana nga ajaasizza endabirwamu. Ono mukwewozaako agamba nti ekimukubisizza amasasi abadde alowooza nti emotoka eno eyagala kumutomera.