Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 280 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

omusirikale akubye babiri amasasi lwa mukazi

February 5, 2019 · Mubiru Ali

Omusirikale wa Poliisi CP David Kamita mu disitulikiti y’e Hoima akwatiddwa Poliisi oluvannyuma lw’okukuba abavubuka babiri amasasi nga entabwe eva ku mukazi. Hussein ne Atugo Agondeza bebaddusiddwa mu ddwaliro lya Hoima Regional Hospital oluavannyuma lwa Kamita okubakuba amasasi mu magulu.
Bino byonna byabadde mu Mpaija Cell, Busiisi Division mu Hoima Municipality. Kigambibwa nti Kamita yasangiddwa ne mmundu nnamba UG POL 56- 131005755 CODE 20777 wamu n’amasasi 14 era nga kati akuumirwa ku Hoima Central Police Station. Omwogezi wa Poliisi mu Albertine region Julius Hakiza
bweyategeezezza.