Omusinga mulwadde muyi – Hon. Katushabe

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omusinga wa Rwenzururu, Charles Wesley Mumbere ali mu olumbe lumubala embiriizi wabula nga tasobola kutwalibwa mitala wamayanja kufuna bujanjabi busingako olwokuba nti Kkooti yabowa Ppaasipooti ye. Bino byogeddwa Omubaka wa Bukonzo West mu Disitulikiti y’e Kasese Atkins Katushabe.
Kinajjukirwa nti mu mwaka ggwa 2017 Kkooti yabowa ppaasipooti ya Mumbere nga akamu ku bukwakulizzo obwateekebwawo okumuyimbula okuva mu kkomera nga takirizibwa kufuluma Ggwanga yadde okulinnya ekigere kye mu Kitundu ky’e Kasese.
Share.

Leave A Reply