Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,373 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Omusibe yetugidde mu kaduukulu ka Poliisi

October 27, 2020 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omusibe yetugidde mu kaduukulu ka Uganda Police Force esangibwa e Galamba mu Gombe Divizoni mu Disitulikiti y’e Wakiso mu kiro ekikeesezza olwaleero. Abatuuze betwogeddeko nabo bategeezezza nti babadde tebamumanyi ku kitundu nga basoose kumulaba lunaku lwaggulo nga byayogera tebikwatagana kwe kumwekengera nga balowooza nti mubbi wabula naye bweyabekengedde nti bayinza okumutuusaako obulabe kwekuddukira ku Poliisi.