Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 140 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omusawo w’ekinnansi awemula ayolekedde okugobwa ku kyalo

August 3, 2016 · Mubiru Ali

Omusawo w’ekinnansi omukyala agambibwa okuba nga abadde ayitirizza okuwemula abatuuze batiisatiisizza okumugoba ku kyalo.

Omusawo ono ye Jajja Kasaasira asangibwa ku kyalo Kidda ekiri mu ggombolola y’e Buwunga mu Disitulikiti y’e Masaka nga gy’akolera ku bantu.

Abatuuze ku kyalo kino bagamba nti Jajja abadde agufudde muze okuwemula mu lujjudde wadde nga musana mu ttuntu nga n’abaana bawulira.

Abatuuze beekubidde enduulu eri abakulembeze be kitundu okutaasa embeera.