Omusawo w’e Kiruddu yesse nalekera Maama we ebbaluwa

Omusawo w’e Kiruddu Richard Ojara 27, eyalabikira mu katambi akaali kanoonyereza ku bubbi bw’eddagala yetidde mu kisulo kyabatambuze ekime e Jinja wabula yalekedde Maama we ebbaluwa ng’amutegeeza nga bweyaliriddwamu olukwe mukwano ggwe ennyo eyamuwaliriza okwenyigira mu kutunda eddagala nti era yali talitundangako. Yawadde mutowe amagezi okwewala okwesiga mukwano ggwe yenna.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abantu abamu sibesigwa – Mugisha Muntu