Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 385 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omusawo eyalabikira mu katambi k’okubba eddagala yetuze

June 23, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Omusawo eyalabikira mu katambi akalagibwa ku TV emu ku bbalaza k’okunoonyereza okwakolebwa ku bubbi bw’eddagala mu Ggwanga Uganda akatuumibwa; ‘STEALING FROM THE SICK’ yetuze.
Richard Ojala 27, ng’abadde mukozi mu Ddwaliro e Kiruddu. Kigambibwa yasangiddwa mu kisulo ekimu ekya Lucky Guest House ku kyalo Rubaga, e Kimaka mu Disitulikiti y’e Jinja.