Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 194 listening Simba FM Live

Omusawo asoose okulwala obulwadde bwa COVID-19 mu Yuganda atwaliddwa Entebe

May 31, 2020 · Mubiru Ali

Omusawo mu kifo webajanjabira abalwadde ba COVID-19 e Lira akwatiddwa obulwadde buno. Ono ye Musawo asoose mu Yuganda okukwatibwa ekirwadde kino era nga agiddwayo natwalibwa mu Ddwaliro lya Entebbe General Hospital okusobola okujanjabwa.
Dr. Jane Ruth Aceng, Minisita w’ebyobulamu agamba nti ono ye musawo asoose okulwala ekirwadde kino era nasaba abasawo obutaggwamu maanyi wabula okwongera okwekuuma nga bakola.