Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,567 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omusawo asindise akagaali okubadde omulwadde kiromita 5 okumutuusa mu ddwaliro

April 12, 2020 · Mubiru Ali

Ngatujaguza olunaku lw’amazuukira ga Yesu Kulisito, tusaana okusiima abo bonna aberekereza kyonna okulaba nti abantu bafuna obujanjabi. Tusaanye tusiime omusawo okuva mu Ddwaliro lya Ediofe Health Centre eyasindise omusawo ku kagaali kiromita 5 okumutuusa mu Ddwaliro lya Arua Regional Referral Hospital oluvannyuma lw’okulinda ‘Ambulance’ okumutwala. Entasiima ebula agiwa#StayHome #StaySafe #StaySafeUG #COVID19UG