Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 142 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omusawo akyusa ebivudde mu Musaanyi agasimbaganye n’omulamuzi

July 28, 2016 · Mubiru Ali

Omusawo abadde awa abalwadde abazze okwekebeza akawuka ka Mukenenya obubaluwa obulaga nti tebalina kawuka ate nga balina alabiseeko mu maaso g’omulamuzi wa kooti e Ntebe Mary Kaitesi yennyonnyoleko emisango egimuvunaanibwa.

Samali Nagadya myaka 40 ย nga mutuuze ku kyalo Kawuku ekisangibwa mu ggombolola ye Katabi mu Municipali y’e Ntebe abadde n’omuze ogwokuwaayo ebivudde mu Musaanyi nga biraga nti omuntu talina kirwadde kya mukenenya ate nga alina.