Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 353 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Omusango oguvunaanibwa Bajjo okunyiiza Pulezidenti gusalwa lwaleero

February 19, 2020 · Mubiru Ali

Omutegesi w’ebivvulu Bajjo Eventz Clear Process azeeyo mu kkooti olunaku olwaleero okumusomera omusango ogumuvunaanibwa ogw’okunyiiza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Stella Amabirisi yali yasaba oludda oluwaabi okuleeta abajulizi era nga olunaku olwaleero lusobodde okuleeta abajulizi babiri. Omulamuzi ategeezezza nti wakuwa ensala ye ku ssaawa munaana olwaleero.