Omusango kunoongosereza mu ssemateeka gusalwa leero

Kkooti ensukkulumu yakusala omusango gwennoongosereza mu Ssemateeka ku lwokuna lwa wiiki eno oluvannyuma lw’ennaku eziwerako okuyitawo ku naku zookugusaliramu, nga n’abamu babadde batandise okwemulugunya.
Kinajjukirwa nti Munnamateeka Male Mabiriizi n’abalala oluvannyuma lwensala y’e Mbale gyebatamatira bulungi beekubira enduulu mu kkooti ensukkulumu omwaka oguwedde kyokka kibadde kitutte akabanga nga kkooti tewa nsala yaayo ekibadde kitandise okweralaliikiriza abawaabi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Waliwo omwana ow’emyaka 5 asangiddwa ne Ebola e Kasese