omusambi wa TP mazembe alondeddwa kubwa MP

Robert Kidiaba Muteba eyaliko omukwasi wa ggoolo ya Ttiimu y’eggwanga eya DR. Congo ne TP Mazembe alondeddwa nga Omubaka mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga nga akiikirira Upper Katanga mu kibuga Lumbashi.
Kidiaba 42, yawummula omupiira mu 2015 n’ayingira eby’obufuzi mu kibiina ekivuganya Gavumenti ekya National Party for Democracy and development (NPDD). Kidiaba yali omu ku bazannyi ba TP Mazembe eyatuuka ku mpaka ez’akamalirizo eza FIFA Club World Cup 2010.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Pulezidenti wa Burundi Nkurunziza tagenda kuddamu kwesimbawo mu 2020