Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Sports
Omusambi wa Tottenham Heung Min Son akomyeewo mu kutendekebwa
May 20, 2020 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Omusambi wa Tottenham Hotspur Heung Min Son azzeeyo okutendekebwa oluvannyuma lw’okumaliriza okuweereza eggwanga lye mu maggye mu kibuga Seoul ekya South Korea. Ono yamalidde mu basirikale 5 abasinze okukola obulungi.