Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 543 listening Simba FM Live

Omusajja yekumyeeko omuliro n’abaana bamuganzi we

May 3, 2020 · Mubiru Ali

Kitalo!

Taata afunye obutakaanya ne Mukyala we nasalawo okwekumako omuliro n’abaana bonna nebasirikkira mu muliro. Enjege eno egudde ku kyalo Kirungi mu Disitulikiti y’e Mubende Omusumba w’Abalokole Ssewanyana Ronald (Ssewa Sadam) mu South Division yayokezza famire ya Mukyala we okubadde omuwala ow’emyaka 18 n’omulenzi ow’emyaka 10 nga era yakozesezza omukisa gw’omukyala eyabadde tasuze waka.