Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 209 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Omusajja yeesudde mu mmotoka n’afiirawo e Budaka

June 26, 2016 · Mubiru Ali

Abatuuze mu town Council ye Budaka  bali mu kiyongobero lwa mutuuze munnaabwe myaka 20 kwesuula mu mmotoka n’afiirawo ku luguudo oluva e Mbale okudda  e Tirinyi.

Kirya Zubair yeesudde mu mmotoka namba  UAX 130 C kika kya Isuzu Box body neemulinnya neemubetenta wabula nga ekiviiriddeko omusajja ono okukola kino nakati tekinnategeerekeka.