Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
Omusajja atirimbudde mutowe lwakumusanga na mukyalawe mu buliri.
December 2, 2015 · Mubiru Ali
Ekitalo kiwuniikirizza abatuuze mu muluka gwe kalamba mu Ggombolola ye Kiganda, omusajja bw’atemyetemye muto we ow’emyaka 19 abadde asoma S. 4 mu Kalamba SS nga yaakamala okutuula ebibuuzo bye.
Kazibwe Alex myaka 19 yaasangiddwa mukuluwe mu buliri ne Mukyala we nga banyumya akaakyagera bw’atyo n’musalaasala.
Wetwogerera nga kati police etandise omuyiggo gw’omusajja ono Muyanja.