Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 486 listening Simba FM Live

Omusajja atemeddwatemeddwa nasuulibwa mu kitoogo

September 14, 2020 · Mubiru Ali

Kitalo! Okulabula ekifaananyi kyantiisa!

Abatuuze ku Kyalo Wololo mu Ggombolola y’e Masuulita mu Disitulikiti y’e Wakiso bakubiddwa enkyukwe oluvannyuma lw’okuggwa ku mulambo gw’omusajja atemera mu myaka 18 ne 20 nga atemeddwatemeddwa abantu abatannategeerekeka omulambo nebagusuula mu kitoogo.