Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 207 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Omusajja asse abaana be 2 naye neyetta

June 21, 2016 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo ekimu mu Disitulikiti ye Iganga baguddemu ekikangabwa enkya ya leero bwebugenze okusaasaana nga mutuuze munnaabwe myaka 30 atirimbudde abaana be babiri ate naye ne yeggya mu budde.

Wabula ekiviiriddeko omusajja ono okukola obutemu buno tekinnategeerekeka naye nga abatuuze ku kyalo kino ekiri mu bitundu bye Bugweri mu Disitulikiti ye Iganga bagamba nti omusajja ono abadde yatabukamu ku mutwe okuva mukyalawe lweyamusuulira abaana bano.

Abaana bano kati abagenzi bc babadde ย ba myaka 3 ne 5.

Lino litusakiddwa Willy Basoga Kadama e Iganga.