Breaking
News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 290 listening Simba FM Live

Omusajja asobezza ku bbujje lya mwaka gumu n’ekitundu – Nakaseke

September 6, 2016 · Mubiru Ali

Police e Nakaseke eri ku muyiggo gwa musajja agambibwa okusobya ku bbujje lya mwaka gumu n’ekitundu n’amalamu omusulo .

Agavaayo gagamba nti Omusajja ono atannategeerekeka mannya yazze mu maka ga Kanywannyi agasangibwa ku kabuga k’e Ssemuto n’asitulawo omwana ono bw’atyo n’amutwala mu nsiko n’amusobyako ย era n’amulekayo .

Bazadde b’omwana ono wamu n’abatuuze bakedde ku muyiggo era nebamusanga mu nsiko , wabula bagobye omusajja ono nebalemererwa era Police egamba nti etandikiddewo omuyiggo ku musajja ono .