Omusajja asibiddwa emyaka 16 lwakutta mukazi we

Kkooti enkulu e Rukungiri esindise Akampurira mukomera amaleyo emyaka 16 lwakutta mukyala we.

Obed Akampurira omutuuze w’e Rutenda mu Kanungu District yasibiddwa oluvannyuma lw’okukiriza nti yatta Mukazi we Malicent nga akozesa ejjambiya mu 2016 mu maaso g’omulamuzi Moses Kazibwe.

Kigambibwa ono nga tanatta mukyala we yagezaako okwetta olw’obutabanguko mu maka. Bano baalina abaana basatu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Ekyuuma kya Cancer ekirala kituuse mu Gwanga