Breaking
News: Tamale Aloysius aka Young Mulo ne munne Mugisha JohnBosco baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 150 lwakutta bavuzi ba booda booda nokubba News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 318 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omusajja asazzeewo okwetta lwa gwabanja kugaana kumusasula

August 5, 2021 · Mubiru Ali
KANETTE ANTI AGAANYE OKUNSASULA:
Ebyentambula bisanyaladde ku luguudo lwa Kampala – Jinja oluvannyuma lwomusuubuzi ategeerekeseeko erya Ivan bwalinnye omuti omusizi mu kabuga k’e Mbikko nga ayagala aveeyo aggwe wansi lwakiri afe olwamusuubuzi munne gwabanja obukadde 130 okugaana okuzimusasula nga buli lwamutwala ku Poliisi bayisinganyiza mukubo.
Okusinziira ku Ivan agamba nti omusuubuzi gwabanja atanategeerekeka amututte ku Poliisi omuli ey’e Njeru ne Lugazi wabula tafunye buyambi.
Abasirikale ba Uganda Police Force, aba Uganda Red Cross Society wamu n’abantu ababulijjo bagezezzaako okumuwooyawooya akke wabula nga buteerere.