Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,368 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Omusajja aliko obulemu bamusiyagidde mu kivvulu kya MK Movement

August 17, 2023 · Mubiru Ali

Uganda Police Force mu Kibuga Soroti etandise okunoonyereza ku bigambibwa nti waliwo omuvubuka wa myaka 20 aliko obulemu nga ategerekeseeko lya Opolot eyaliriddwa ebisiyaga mu kiro ekyakeesezza olwaleero ku kisaawe mu Kibuga Soroti awabadde ekivvulu ekyategekeddwa aba MK Movement.
Omwogezi wa Poliisi ow’ettundutundu lya Kyoga SP Ageca Oscar Gregg agamba nti Opolot yasangiddwa ku ssaawa mukaaga ogwekiro nabaako omusajja ow’emyaka 49 gwalumiriza era ngono yakwatiddwa Poliisi abitebye.
Opolot yatwaliddwa mu Ddwaliro okwekebejjebwa.