Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 278 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

omusajja akubye mukaziwe lwakumumma kaboozi

March 14, 2019 · Mubiru Ali

Sulaiman Nkuubi ow’emyaka 60 nga mutuuze w’omu Ddobbi Zooni mu muluka gw’e Makerere III e Kawempe avudde mu mbeera natabukira muganzi we Price Nuwarinjuba ow’emyaka 27 namukuba emiggo egibuzeeko katono okumumiza omusu lwakumumma kaboozi.
Price yaddukidde ku Poliisi naggulawo omusango ku Nkuubi olw’okumukuba waya ezamusaze omubiri gwonna.
Nkuubi ya agamba ekyamutabudde kwekusaba Nuwarinjuna okulinnya ekitanda ate natandika okumuvuma era naye nga omuntu yabadde alina kuva mu mbeera nga tasobola kukiguminkiriza.
Nuwarinjuna yategeezezza nti alina omusajja e Mpererwe ayitibwa Sanyu ng’abasajja abalala aba abayiiya buyiiya. Yagasseeko nti obuzibu bwa Nkuubi buli w’amulabirako aba ayagala kaboozi kyokka ng’ebiseera ebimu aba tali mu mbeera nnungi era ku luno ekyamututteyo kunaabako kuba yabadde agudde mu mwala.