Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 200 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omusaala gw’abasawo gwakwongezebwa – HE Museveni

May 13, 2019 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yeyamye okulaba nga abasawo bongezebwa omusaala, bongezebwa ssente z’ekyemisana wamu n’okuzimba amasomero agasomesa abasawo agawerako okusobola okulwanyisa ebbula ly’abasawo. Bino yabyogeredde ku Kyamate Secondary School erisangibwa e Ntungamo mu kukuza olunaku lw’abasawo n’abazaalisa era nga yasuubizza nti lino lyakutwalibwa Gavumenti etandike okuliddukanya.