Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 437 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omupoliisi eyakubye omutuuze essasi naafiirawo agombeddwamu obwala

January 27, 2018 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti y'e Bukwo egombyemu obwala omuserikale omukuumi w'ebisolo eyakubye omutuuze essasi eryamuserengesezza ekalannamo bwebaasisinkakye mu kibira kya Mt. Elgon National Forest. 

Ayogerera Police mu bitundu by'e Sebei, Taitika Rogers agamba nti Private Masaka Abdullah baamututte  oluvannyuma lw'okukuba omuvubuka Robin Muyende ow'emyaka 18 essasi naafiirawo .

Omulambo gwa Muyende gwatwaliddwa mu ggwanika ly'e Ddwaliro ly'e Bukwo nga bw'ekola okunoonyereza.