Omupiira gukubye omuvubuka e Kyaliwajjala negumutta

Waliwo omuvubuka akola empiira akubiddwa omupiira gwa loole gwabadde akola ku Mogas Kyaliwajjala nafiirawo. Omupiira gwabadde akolako gwabise negumukuba mu kifuba naggwa ku kyuuma nakubako omutwe.

Leave a Reply