Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,145 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omuntu omulala omu azuuliddwa ngalina obulwadde bwa COVID-19

April 15, 2020 · Mubiru Ali

COVID19UGUpdates;

Olunaku lw’eggulo;
🔸Samples 625 zakebereddwa.
🔺Omuntu 1 yeyasangiddwa ne #COVID-19. Nga ono musajja Munnayuganda wamyaka 38 nga Ddereeva wa motoka yamigugu nga yatuuka mu Yuganda nga ayitira e Malaba okuva e Kenya nga 12 – April.
🔹Abakazuulibwa ne COVID-19 mu Yuganda bali 55.
🔸Abantu 8 bebakasiibulwa.
Wabula era mu ba Ddereeva abakebereddwa mwabadde ne Munnansi wa Kenya ow’emyaka 27 eyasangiddwa nga alina obulwadde bwa #COVID-19 nga enteekateeka zikolebwa azzibweyo e Kenya asobole okujjanjabwa nga ali kumpi n’Abantu be.