Omuntu omu akubiddwa essasi e Kassanda

Omuntu omu akubiddwa esassi ku bulago munkayana ze ttaka mu Disitulikiti y’e Kassanda. Akubiddwa ye Semaganda Saadi 32, nga kigambibwa nti abakuumi b’Omubaka mu Palamenti owa Kassanda South Simeo Nsubuga bebamukubya esassi ku bulago omubaka bwabadde agenze okulambula ettaka ku byalo Bukoba ne Kika abatuuze kwe bayoneneddwa ebintu byabwe.
Kino kidridde abatuuze okuwanjagira omubaka ono okuvaayo abataase ku Hussein Kavuma nyini ttaka gwe bagamba nti abatulugunya. Abakozi ba Kavuma kigambibwa nti balumbye Omubaka Simeo Nsubuga nga bamulemesa okulambula ettaka lino bwebatyo abakuumi be kwe kukuba Ssemaganda esassi ku bulago naddusibwa mu ddwaliro e mityana nga ali mu mbeera mbi ddala.
Ye nyinyi ttaka lino Hussein Kavuma ategezezza nti obuzibu buno bwonna buva ku Mubaka Simeo Nsubuga asoba abantu nga abayiwa ku ttaka lino n’ekigendrewa eky’okwenywereza mu by’obufufuzi nti kubanga abantu bonna abatuufu abaali ku ttaka lino basasulwa ne bavaako.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Dj Jet B olwaleero agenda kugubakuba paka ku makya! Omuziki oguliko bwegunayitirira mujja kuyita bute!

Dj Jet B olwaleero agenda kugubakuba paka ku makya! Omuziki oguliko bwegunayitirira mujja kuyita bute! ...

0 0 instagram icon
Sipiika Anitah Among yeyamye akawumbi kalamba kagenda okuwaayo mu misinde gya Cancer Run 2024.

Sipiika Anitah Among yeyamye akawumbi kalamba kagenda okuwaayo mu misinde gya Cancer Run 2024. ...

12 0 instagram icon
#FreeStyleFriday 🔥🔥🤟 Tukukubira omuziki ggwe nozina 97.3 #RadioSimba Mugiriko Mugiteereddeko Wa ? #SuremanSsegawa Atandise Til 4pm
#suremanssegawa

#FreeStyleFriday 🔥🔥🤟 Tukukubira omuziki ggwe nozina 97.3 #RadioSimba Mugiriko Mugiteereddeko Wa ? #SuremanSsegawa Atandise Til 4pm
#suremanssegawa
...

3 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yakyaliddeko ku Mubaka wa Kawempe North Hon. Ssegirinya Muhammad FANS PAGE aka Mr. Updates mu ddwaliro lya IHK e Nairobi mu Kenya. Omubaka akubye ku matu era essaawa yonna wakusiibulwa adde okwaboobwe.

NB: Omubaka atukirizza okukozesa ekifaananyi kino.

6 0 instagram icon