News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisangoNews: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Omuntu omu afiiridde mu kubumbulukuka kw’ettaka e Mbale
September 29, 2020 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omwana ow’emyaka 6 afiiridde mu kubumbulukuka kw’ettaka ku kyalo Bunarutere, mu gombolola y’e Bubyangu mu muluka gw’e Babyangu mu Disitulikiti y’e Mbale.
Abantu abalala 3 bonna nga bamunnyumba emu balumiziddwa byansusso.