Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Omuntu okusanyukira nga akulabye tekitegeeza nti tali bubi – Kasozi

August 21, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka wa Makindye East Ibrahim Kasozi yeyawudde ku banne byebayogedde ku mbeera y’obulamu gyebasanzeemu Omubaka Kyagulanyi. Ababaka abamu bwebagenze bavuddeyo nebawakanya ebyabadde bifulumira mu mawulire.
Kasozi agamba nti Bobi Wine yamugambye ategeeze Bannayuganda okugenda mu maaso n’okusaba Government emukirizze afune obujanjabi obutuufu wamu n’okulaba omsawo we.
Kasozi agamba nti babaka banne bakyusizza ekya Kyagulanyi okusanyukira abagenyi nebakifuula nti yabadde musanyufu kuba ali bulungi. Bobi Wine musajja mugumu nebwaba mubulumi asigala musanyufu. Naye nga ekituufu kiri nti tasobola kutambula, kuyimirira wadde okutuula nga tayambiddwako.