Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 152 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Omuntu atanategeerekeka asibye ssengenge ku kibira ky’e Kitubulu

January 28, 2022 · Mubiru Ali

Director Forest Management okuva mu National Forestry Authority Tom Rukundo n’Omubaka wa Entebe Municipality Hon Kakembo bakulembeddemu abakwasisa amateeka enkya yaleero nebamenya ebikondo ebyasimbiddwa ku yiika 20 ez’ekibira ky’e Kitubulu mu kiro ekikeesezza olwaleero omuntu atanategeerekeka.