Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 195 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omumyuuka wa Ssaabaminisita wa Namibia akyaddeko mu Yuganda

August 13, 2019 · Mubiru Ali

Omumyuuka wa Ssaabaminisita wa Namibia, Netumbo Nandi- ndaitwah yakyalidde ku mukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni e Kisozi. Ono yamuleetedde obubaka okuva ewa Pulezidenti Hage Gottfried Geingob. Bagenda kukola endagaano mu by’obusuubuzi okusobola okulakulaanya ensi zino.