Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 360 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa

October 7, 2026 · Radio Simba

🗳️ Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo w’enkuba ku kyalo okusinga enteebereza y’obudde eweebwa ekitongole kya Gavumenti. Tayebwa yebuuza nti wadde Palamenti efubye okulaba nti bano baweebwa ensimbi n’ebyuuma nti wabula enkuba gyebateebereza okutonnya oluusi egaana okutonnya.
Ono yabasabye bafune ebyuuma ebiri ku mulembe wamu n’okuweereza obubaka obukwata nga mbeera y’obudde ku masimu gabalimi mu nnimi zebategeera.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug