Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 220 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omumyuuka wa Ppookino asimatuse akabenje

August 7, 2023 · Mubiru Ali
Omumyuuka asooka owa Ppookino, Owek. Rose Nalubowa asimattuse okufiira mu kabenje mu Nyendo – Nakayiba mu Kibuga Masaka.
Okusinziira ku beerabiddeko nagaabwe bagamba nti Takisi ezibadde zegoba nga buli emu eyagala okuyisa ginaayo zeziviiriddeko akabenje kano.