Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 406 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omumyuka w’Omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda atikkudde oluwalo

March 10, 2020 · Mubiru Ali

Omumyuka w’Omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda Owek Ahmed Lwasa atikkudde oluwalo okuva mu magombolola ge Kabula.

Mu galeese kuliko;
Musaale Mpumudde 330,000

Ssaabaddu Lyanyonde 1,450,000

Bano bakulembeddwamu omwami w’eSsaza Kiyingi n’abaami ba Kabaka abalala.

Mu bubaka bwe; Owek Lwasa abasabye bakuume ettaka lyabwe butiribiri baleme kulyejjako kubanga ettaka kya bugagga. Mu ngeri yeemu abasabye bateekewo ebintu mwebasobola okujja ensimbi ezinaabayamba okuddukanya emirimu gy’essaza.
Wonna awamu baleese. 1,780,000