Breaking
News: Gasimbagane-Kibazo-Rwomushana byali bitya? Charles – naawe ndikikubuuza. City Square yo egenda News: Omumbejja Ruth Komuntale Olugendo lwobulwadde bwa kkookolo olwa Muganda wange lwatandika mu makkatti ga October 2025 bweyazuulwamu ekirwadde News: Nnyina Omukama Best Kemigisha Bwetwali mu Ddwaliro, nasaba Katonda ataase omwana wange lwakiri atwalemu nze.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 231 listening Simba FM Live
News

Omumbejja Ruth Komuntale Olugendo lwobulwadde bwa kkookolo olwa Muganda wange lwatandika mu makkatti ga October 2025 bweyazuulwamu ekirwadde

September 12, 2026 · Radio Simba

🗳️ Omumbejja Ruth Komuntale: “Olugendo lw’obulwadde bwa kkookolo olwa Muganda wange lwatandika mu makkatti ga October 2025 bweyazuulwamu ekirwadde kyakkookolo nga kino kisaasana ku misinde miyitirivu. Nga tebanamukebera ebweru yali amaze ebbanga erisukka mu mwaka omulamba ngakeberebwa wano mu Uganda olwobulumi obwenjawulo bweyali alina, ekyenaku yali tafuna biva mu kumukebera bituufu. Bamugamba nti obulumi bweyali awulira buyinza okuba nga bwali buva ku dduyiro oba alusa. Weyafunira okukeberebwa okwekikugu era okutuufu kkookolo yali amaze okusaasanira omubiri gwonna era nga atandise okukosa ebintundu byomubiri ebimu.”

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News