Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 178 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Omulwadde w’omutwe akubye omusirikale wa Poliisi ejjinja namutta

February 21, 2022 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza ng’omulalu Ronald Kyakasolo bwalumbye Poliisi yโ€™e Kyegegwa nakuba omusirikale wa Poliisi SPC Francis Tindyebwa ejjinja ku mutwe namwasa akawanga ekimuviriddeko okufa.
Tindyebwa yabadde akuuma Poliisi mu kadde Kyakasolo weyagidde namayinja ngagakasuka.
Kyakasolo yakwatiddwa nga kati akuumirwa ku Poliisi y’e Kyegegwa nga balindirira okumutwala mu Ddwaliro ly’emitwe.