Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Omuliro guzeemu e Makerere
September 20, 2020 · Mubiru Ali
Ekitundu ekirala ku kizimbe kya main building – Ivory Tower mu Makerere University ekyabadde tekikoseddwa omuliro nakyo kikutte muliro. Kino kyerimu Council Room wamu ne offiisi ya Vice Chancellor. Ab’ekitongole ekizinya mwoto okuva mu Uganda Police Force babadde bavudde mu kifo kino.
#MakerereFire