Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 232 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Omuliro gukutte essomero negutta 9

November 12, 2018 · Mubiru Ali
Abayizi 9 ku ssomero lya St. Bernard’s Mannya Secondary School mu Kifamba Sub County mu Disitulikiti y’e Rakai bebakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu muliro ogwakutte ebisulo by’abaana ekiro ekiyise.
Omwogezi wa Poliisi Emirian Kayima akakasizza okufa kw’abayizi bano era n’abalala abasoba mu 30 nebaddusibwa mu ddwaliro e Kitovu nga bali mu mbeera mbi. Kayima agamba nti omuliro guno gwandiba nga gwakumiddwa abayizi ba S.4 ababadde bagobeddwa ku ssomero.
ย