Latest News
0

omuliro gukutte ekkolero ly’emifaliso e kyambogo

Omuliro gukutte ekkolero ly’emifaliso erya Royal Foam Mattresses erisangibwa e Kyambogo nga kigambibwa nti gutandikidde mutterekero ly’emifaliso wamu newabagitikkira.
Ekitongole kya Poliisi ekizinya mwoto kituuse mangu okutaasa embeera nga Poliisi egamba mpaawo muntu n’omu afudde.

More Similar Posts

Menu