Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 221 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omuliro gukutte ekisulo ky’essomero lya Naalya SS Namugongo

October 18, 2018 · Mubiru Ali

Omuliro gukutte ekisulo ky’abalenzi omwaliiro ogw’okubiri ku ssomero lya Naalya SS Namugongo era nga ekitongole kya Poliisi ekizinyamwoto kirwanye bwezizingirire okulwanyisa omuliro guno. Poliisi egamba nti embeera kati eri mu nteeko era mpaawo muyizi n’omu alumiziddwa kuba bonna babadde mu bibiina nga basoma wabula abo abafunyeemu okutya baddusiddwa ku malwaliro erya TMR ne Malcom.
Bwetyo Poliisi esaba abazadde okugenda kusomero olunaku olw’enkya okukebera ku baana baabwe. Poliisi egamba nti mpaawo muntu akirizibwa kuyingira mu ssomero kati olw’embeera eriwo kati.