Omuliro gukutte ekisulo ky’essomero lya Iganga High

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Nabbambula w’omuliro nate azzeemu nakwata ekisulo ky’Abayizi b’essomero lya Iganga High School erisangibwa mu Iganga Municipality. Ebintu by’abayizi wamu n’ebyessomero ebitanategeerekeka muwendo byebitokomokede mu muliro guno.
Ekitongole kya Uganda Police Force ekizimya mwoto kituuse ku ssomero lino nekigezaako okuzikiza omuliro wabula kisanze ebintu bimaze okusirikkira mu muliro.
Share.

Leave A Reply