Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 327 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omuliro gukutte ekisulo ky’e ssomero lya Mbarara SS

June 17, 2022 · Mubiru Ali
Omuliro okutanamanyika kweguvudde gukutte ekisulo ky’ abaana abalenzi aba S1 ne S2 ku ssomero lya Mbarara Secondary School erisangibwa mu kibuga Mbarara. Omuliro gutandise enkya ya leero ng’ abayizi bonna bali mu bibiina era tewali muyizi yenna akoseddwa wadde ng’ebintu by’abayizi ebisinga bisaanyewo.
Omwogezi wa @Uganda Police Force ow’ettunduttundu ly’e Rwizi, Samson Kasasira ategeezezza nti ekiviiriddeko omuliro guno tekinategeerekeka wabula nga Poliisi ebakanye negweyagunjukira ogwokunoonyereza ku kiki ekivuddeko omuliro guno.
Mukiseera kino abayizi abava ewaka balagiddwa okuda ewaka nga essomero bwerilaba eky’okuzaako.