Breaking
News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde News: Omubuka akiikirira Nyendo-Mukungwe mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform, Hon. News: Tamale Aloysius aka Young Mulo ne munne Mugisha JohnBosco baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 150 lwakutta bavuzi ba booda booda nokubba
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 299 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi

February 27, 2019 · Mubiru Ali

Ekisulo ky’abaana abalenzi ku ssomero lya Ssembabule Parents Primary School erisangibwa e Ssembabule lyakutte omuliro era ebintu by’abayizi 38 byebyasanyeewo.
Mugumya Joseph Oyesigye nga ono y’amyuuka omukulu w’essomero agamba nti tebasobodde kutaasa kintu n’ekimu era nga byonna byasanyeewo. Bino byonna okubaawo abayizi babadde bagenze kufuna kyaggulo ku ssaawa nga bbiri ez’ekiro. Ekyavuddeko omuliro guno tekinategeerekeka.